Proverbs 8:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ansanga, aba asanze obulamu, alisanga okuganja ew'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buli andaba afuna obulamu, era afuna okuganja eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli anzuula aba azudde obulamu, Era alifuna okuganja eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga buli anzuula aba azudde bulamu, era alyagalibwa Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli alaba nze alaba bulamu, Era alifuna okuganja eri Mukama.