Proverbs 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mmwe abasajja, mbakoowoola; Mpita mmwe abaana b'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe abantu, mmwe b’empita; nnyimusa eddoboozi lyange eri buli omu ali ku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mmwe abantu, mbakoowoola, Mbayita mwenna abaana b'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mmwe abantu, mbakoowoola, buli ali ku nsi mmuyita.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe abasajja, mbakoowoola; N'eddoboozi lyange liri eri abaana b'abantu.