Proverbs 8:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku bategeera, byonna biruŋŋamu, ku bamanyi, biba bituufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo byange byonna bitegeerekeka eri oyo ategeera, era tebirina kabi eri oyo alina amagezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Byonna byangu eri oyo ategeera, Era bya nsonga eri oyo ayagala okumanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byanguyira omutegeevu, era bitangaavu ku alina obumanyirivu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Byonna byangu eri oyo ategeera, Era bya nsonga eri abo abalaba okumanya.