Proverbs 9:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
alyoke ayite abayitawo, abeetambulira amakubo gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’akoowoola abo abayitawo, ababa batambula amakubo gaabwe abali ku byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuyita abo abayitawo, Abali ku ngendo zaabwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'akoowoola abayitawo, abali ku ŋŋendo zaabwe nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuyita abo abayitawo, Abakwatira ddala amakubo gaabwe,