Proverbs 9:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Buli mubuyabuya akyame,” bw'atyo bw'agamba abo abatalina nnamula ntuufu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abagamba nti, “Buli alina okumanya okutono ajje muno.” Era eri oyo atalina kutegeera agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nti, “Buli atalina magezi ajje wano.” N'oyo atalina kutegeera amugamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Buli omubuyabuya, ajje wano.” N'agamba n'oyo atali mutegeevu nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nti Buli atalina magezi akyamire muno: N'oyo abulwa okutegeera amugamba nti