Proverbs 9:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Buli mubuyabuya akyame,” bwe gagamba abo abatalina nnamula ntuufu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Buli atalina kutegeera akyameko wano!” Eri abo abatalina magezi gabagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nti, “Buli atalina magezi ayingire muno.” Nooyo atalina kutegeera gamugamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Buli mubuyabuya, ayingire muno!” N'atali mugezi gamugamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nti Buli atalina magezi akyamire muno: Oyo abulwa okutegeera gamugamba nti