Proverbs 9:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omunyoomi, tomukomangako, sikulwa ng'akukyawa. Omugezi mukomeko, ajja kukwagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tonenyanga munyoomi, aleme okukukyawa, naye nenya ow’amagezi naye anaakwagalanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobuuliriranga mukudaazi aleme okukukyawa: Buuliriranga ow'amagezi, anaakwagalanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tobuuliriranga mwepansi, aleme okukukyawa. Buuliriranga ow'amagezi, anaakwagalanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobuuliriranga mukudaazi aleme okukukyawa: Buuliriranga ow'amagezi, anaakwagalanga.