Psalms 1:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama amanyi ekkubo ly'abatuukirivu; naye ekkubo ly'ababi lirizikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama alabirira ekkubo ly’abatuukirivu, naye ekkubo ly’abakola ebibi liribula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama amanyi ekkubo ly'abatuukirivu, Naye ekkubo ly'ababi liribula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Mukama aluŋŋamya abatuukirivu. Naye ababi balizikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama amanyi ekkubo ly'abatuukirivu: Naye ekkubo ly'ababi liribula.