Psalms 10:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Agamba mu mutima gwe nti: “Katonda yeerabidde; abisse ku maaso ge, talaba n'akatono.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayogera mu mutima gwe nti, “Katonda yeerabidde, amaaso ge agakwese, era takyaddayo kubiraba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Agamba mu mutima gwe nti, “Katonda yeerabidde, Yeebise ku maaso, tagenda kukiraba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba mu mutima gwe nti: “Katonda yeerabidde, yeebisse ku maaso, tagenda kukiraba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayogera mu mutima gwe nti Katonda yeerabidde: Akweka amaaso ge; tagenda kukiraba.