Psalms 10:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama Katonda, situka, golola omukono gwo; leka kwerabira munaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Golokoka, Ayi Mukama, ozikirize omubi, Ayi Katonda; abanaku tobeerabiranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yimuka, ayi Mukama, ayi Katonda, Teweerabira mwavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda, jjukira abanaku, obayambe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Golokoka, ai Mukama; ai Katonda oyimuse omukono gwo: Teweerabira mwavu.