Psalms 10:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, owuliriza ebyetaago by'abanaku; ogumya emitima gyabwe, n'obategera okutu kwo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama awulira okwetaaga kw’ababonyaabonyezebwa, ogumye emitima gyabwe; otege okutu kwo obaanukule.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, wawulira abawombeefu bye bakusaba, onyweze omutima gwabwe, era obawulirize.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, owulira abanaku bye bakusaba, ogumya emitima gyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, wawulira abawombeefu kye bayagala: Onooteekateekanga omutima gwabwe, onoowulizanga okutu kwo: