Psalms 10:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ateegera kumpi n'ebyalo, n'aliimisa ow'okukwata, ataliiko musango n'amuttira mu nkiso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeekukuma mu byalo okutemula abantu abataliiko musango. Yeekweka ng’aliimisa b’anatta.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yeekweka n'atuula ng'ateeze mu byalo, Eyo gy'attira abatalina misango. Aliimisa alabe abateeyinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yeekweka n'atuula ng'ateeze ku byalo, n'attira mu bunyomero abantu abatalina musango. Aliimisa alabe abateeyinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atuula mu mateegero ag'ebyalo: Mu bwekweko atta abatalina misango: Amaaso ge agatunuuliza ku munafu mu kyama.