Psalms 100:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi zonna, mukubire Omukama emizira, muweereze Omukama nga mujaganya, muyingire gy'ali nga mujaguza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muweereze Mukama n’essanyu; mujje mu maaso ge n’ennyimba ez’essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muweereze Mukama n'essanyu! Mujje mu maaso ge n'okuyimba!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muweereze Mukama n'essanyu, mujje mu maaso ge nga muyimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumuweereze Mukama n'essanyu: Mujje mu maaso ge n'okuyimba.