Psalms 100:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Omukama mulungi, n'ekisa kye kya mirembe gyonna; obwesigwa bwe bubeerawo amazadde gonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama mulungi, n’okwagala kwe kwa lubeerera; n’obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama mulungi; okusaasira kwe kwa lubeerera; N'obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Mukama mulungi, ekisa kye kya lubeerera, obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna. 107:1; 118:1; 136:1; Yer 33:11
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama mulungi; okusaasira kwe kwa lubeerera; N'obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.