Psalms 101:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omulimba talisula mu nnyumba yange; atayogera bituufu talinnyimirira mu maaso.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Atayogera mazima taabeerenga mu nnyumba yange. Omuntu alimba sirimuganya kwongera kubeera nange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akola eby'obulimba talituula mu nnyumba yange: Ayogera ebitali bya mazima taabeerenga mu maaso gange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ow'enkwe taabeerenga mu nnyumba yange, n'omulimba taabeerenga nange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akola eby'obulimba talituula mu nnyumba yange: Ayogera ebitali bya mazima talinywera mu maaso gange.