Psalms 101:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli makya nzija kukutulangako ababi bonna ku nsi, mmale mu kibuga ky'Omukama bonna abakola ebitali bituufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli nkya nnaazikirizanga abakola ebibi bonna mu nsi, bwe ntyo abakozi b’ebibi ne mbamalirawo ddala mu kibuga kya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli nkya nnaazikirizanga ababi bonna ab'omu nsi; Mmalewo bonna abakola ebitali bya butuukirivu baggweewo mu kibuga kya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli olukya nnaazikirizanga ababi mu nsi, mmalirewo ddala abakola ebyambyone mu kibuga kya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli nkya naazikirizanga ababi bonna ab'omu nsi; Mmalewo bonna abakola ebitali bya butuukirivu baggweewo mu kibuga kya Mukama.