Psalms 102:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essaala. Y'abonaabona ayenjebuse, ennaku ye yonna ng'agissa mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wulira okusaba kwange, Ayi Mukama, okkirize okukoowoola kwange kutuuke gy’oli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wulira okusaba kwange, Ayi Mukama, Okukaaba kwange kutuuke gy'oli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wulira okusaba kwange, n'okukaaba kwange kutuuke gy'oli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wulira okusaba kwange, ai Mukama, Okukaaba kwange kutuuke gy'oli.