Psalms 102:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ggwe, ayi Mukama, owaŋŋamye emirembe gyonna, bulijjo w'oli era ojjukirwa mu mazadde n'amazadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olisituka n’osaasira Sayuuni, kino kye kiseera okulaga Sayuuni omukwano; ekiseera kye wateekateeka kituuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oligolokoka, olisaasira Sayuuni: Kubanga obudde butuuse okumusaasira, Weewaawo, obudde obwalagirwa butuuse.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olijja n'okwatirwa Siyooni ekisa, ekiseera kituuse okumusaasira, ddala buno bwe budde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oligolokoka, olisaasira Sayuuni: Kubanga obudde butuuse okumusaasira, Weewaawo, obudde obwalagirwa butuuse.