Psalms 102:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ojja kusituka oddiremu Siyoni, kubanga obudde butuuse omusaasire, obudde butuuse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga amayinja gaakyo abaweereza bo bagaagala nnyo, n’enfuufu y’omu kibuga ekyo ebakwasa ekisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga abaddu bo basanyukira nnyo Sayuuni, Era basaalirwa okulaba nga bwe kizikiridde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaweereza bo baagala nnyo Siyooni, basaalirwa okulaba bwe kizikiridde!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abaddu bo basanyukira amayinja ge, Era basaasira enfuufu ye.