Psalms 102:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti abaweereza bo amayinja ge bagaagala; n'amafunfugu ge gabakwasa ekisaasaazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amawanga gonna ganaatyanga erinnya lya Mukama; ne bakabaka bonna ab’ensi banaakankananga olw’ekitiibwa kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe gatyo amawanga gonna galitya erinnya lya Mukama, Ne bakabaka bonna ab'ensi balitya ekitiibwa kyo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amawanga gonna galitya Mukama, bakabaka bonna ab'ensi balitya ekitiibwa kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe gatyo amawanga gonna galitya erinnya lya Mukama, Ne bakabaka bonna ab'ensi balitya ekitiibwa kyo: