Psalms 102:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'amawanga balissaamu erinnya lyo ekitiibwa, ne bakabaka bonna ab'ensi balitya ekitiibwa kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama alizimba Sayuuni buto, era n’alabika mu kitiibwa kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama azimbidde ddala Sayuuni, Alabikidde mu kitiibwa kye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama bw'alizimba Siyooni obuggya, alimanyisa ekitiibwa kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama azimbidde ddala Sayuuni, Alabikidde mu kitiibwa kye;