Psalms 102:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama alizimba Siyoni, n'alabika mu kitiibwa kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alyanukula okusaba kw’abanaku; talinyooma kwegayirira kwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alowoozezza ku kusaba kw'abo abafiiriddwa, So tanyoomye kusaba kwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aliwulira okusaba kw'abanaku, talinyooma kwegayirira kwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alowoozezza okusaba kw'abo abafiiriddwa, So tanyoomye kusaba kwabwe.