Psalms 102:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino biwandiikirwe ezzadde eririddako, ezzadde eritannatondebwa liryoke ligulumize Omukama:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bategeere nti Mukama yatunula wansi ng’asinziira waggulu mu kifo kye ekitukuvu; Mukama yasinzira mu ggulu n’atunuulira ensi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga atunuulidde wansi ng'ayima ku watukuvu we awagulumivu; Mukama yalaba ensi ng'asinziira mu ggulu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nti yatunula wansi ng'asinziira awatukuvu awagulumivu, yatunula wansi ng'asinziira mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga atunuulidde wansi ng'ayima ku watukuvu we awagulumivu; Mukama yalaba ensi ng'ayima mu ggulu;