Psalms 102:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Erinnya ly'Omukama lirangirirwe mu Siyoni, n'ettendo lye mu Yeruzaalemu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu nga bakuŋŋaanye, awamu n’obwakabaka, okusinza Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gonna galikuŋŋaana awamu, N'amatwale, okusinza Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
amawanga n'amatwale nga gakuŋŋaanye okusinza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amawanga bwe galikuŋŋaana awamu, N'amatwale, okuweereza Mukama.