Psalms 102:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu bwe balikuŋŋaana awamu, era n'obwakabaka, okuweereza Omukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ammazeemu amaanyi nga nkyali muvubuka; akendeezezza ku nnaku z’obulamu bwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yakendeeza ku maanyi gange nga nkyali muvubuka; Ennaku zange azisazeeko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ammazeemu amaanyi nga nkyali muvubuka, obulamu bwange abusazeeko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakendeeza ku maanyi gange mu kkubo; Yasala ku nnaku zange.