Psalms 102:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu masookera ddala wabangawo ensi n'eggulu mulimu gwa mikono gyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Byonna biriggwaawo, naye ggwe oli wa lubeerera. Byonna birikaddiwa ng’ebyambalo. Olibikyusa ng’ebyambalo, ne bisuulibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo biriggwaawo, naye ggwe onoobeereranga: Weewaawo, ebyo byonna birikaddiwa ng'ekyambalo; Olibiwaanyisa ng'ekyambalo, n'ebyo biriwaanyisibwa:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Byo biriggwaawo, naye ggwe oli wa lubeerera. Byonna birikaddiwa ng'ekyambalo. Olibikyusa ng'ekyambalo, ne biggwaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo biriggwaawo, naye ggwe onoobeereranga: Weewaawo, ebyo byonna birikaddiwa ng'ekyambalo; Olibiwaanyisa ng'ekyambalo, n'ebyo biriwaanyisibwa: