Psalms 102:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo birizikirira, naye ggwe osigalawo; byonna biriggweerera ng'ekyambalo; obikyusa ng'ekyambalo ne bifuuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe tokyuka oli wa lubeerera n’emyaka gyo tegirikoma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe oba bumu, N'emyaka gyo tegirikoma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe tokyukako, n'obulamu bwo tebulikoma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe oba bumu, N'emyaka gyo tegirikoma.