Psalms 102:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ggwe osigala ggwe omu, n'emyaka gyo tegiriiko kkomo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana b’abaweereza bo baliba mu ddembe; ne bazzukulu baabwe banaabeeranga w’oli nga tebalina kye batya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana b'abaddu bo banaabeerangawo. N'ezzadde lyabwe linaanywezebwanga mu maaso go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana b'abaweereza bo balibeerawo ng'obakuuma. N'ezzadde lyabwe linaabeerangawo mu maaso go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana b'abaddu bo banaabeerangawo. N'ezzadde lyabwe linaanywezebwanga mu maaso go.