Psalms 102:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tonkweka maaso go, kati nga ndi mu buyinike; kyukiza gye ndi okutu kwo, bwe nkukoowoola yanguwa okumpulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ennaku zange zifuumuuka ng’omukka, n’amagumba gange gaaka ng’amanda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ennaku zange ziggwaawo ng'omukka, N'amagumba gange gookebwa ng'omumuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwange buggwaawo ng'omukka, n'omubiri gwange gwokebwa ng'omumuli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ennaku zange ziggwaawo ng'omukka, N'amagumba gange gookebwa ng'omumuli.