Psalms 102:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalabe bange bansojja olunaku lwonna, abo abansekerera beeyamba erinnya lyange okuvumirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ndya evvu ng’alya emmere, n’amaziga gange ne geegattika mu kyokunywa kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ndidde evvu ng'omugaati, Era ntabudde kye nnywedde n'amaziga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kati evvu lye ndya ng'emmere, bye nnywa ntabulamu amaziga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ndidde evvu ng'omugaati, Era ntabudde kye nnywedde n'amaziga.