Psalms 103:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'obuvanjuba bwe bwesuubye obugwanjuba, n'emisango gyaffe bw'agissa ewala ne we tuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibi byaffe abituggyako n’abitwala wala ng’ebuvanjuba bw’eri ewala okuva ebugwanjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebuvanjuba n'ebugwanjuba bwe biri ewala, Bw'atyo bw'atuggyako ebyonoono byaffe, ne bitubeera wala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'ebuvanjuba bwe weesudde ebugwanjuba, bw'atyo bw'atuggyako ebibi byaffe, ne bitubeera wala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebuvanjuba n'ebugwanjuba bwe biri ewala, Bw'atyo bw'atutadde ewala ebyonoono byaffe: