Psalms 103:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti yennyini amanyi bwe twakolebwa, ajjukira nga tuli nfuufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga amanyi nga bwe twakolebwa era ng’ajjukira nti tuli nfuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga amanyi omubiri gwaffe bwe gwakolebwa; Ajjukira nga ffe tuli nfuufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amanyi bwe twakolebwa, ajjukira nga tuli nfuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga amanyi omubiri gwaffe; Ajjukira nga ffe tuli nfuufu.