Psalms 103:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennaku omuntu z'amala ziri nga muddo, ayanya ng'ekimuli eky'ettale;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula omuntu, ennaku z’obulamu bwe ziri ng’omuddo; akula n’agimuka ng’ekimuli eky’omu nnimiro;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu, ennaku ze ziri ng'omuddo; Ng'ekimuli eky'omu nsiko, bw'ayera bw'atyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiseera ky'obulamu bw'omuntu, kiba kitono ng'eky'omuddo. Akula n'ayanya ng'ekimuli ky'omu ttale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu, ennaku ze ziri ng'omuddo; Ng'ekimuli eky'omu nsiko, bw'ayera bw'atyo.