Psalms 103:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye okuva ddi n'okutuusa ddi ekisa ky'Omukama kiri ku bamutya, n'obutuukirivu bwe ku baana b'abaana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye okwagala kwa Katonda eri abo abamutya tekuggwaawo emirembe gyonna, n’obulokozi bwe eri abaana b’abaana baabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye okusaasira kwa Mukama kwava mu mirembe gyonna era kulituuka mu mirembe gyonna eri abamutya, N'obutuukirivu bwe eri abaana b'abaana;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye okuva edda n'edda Mukama akwatirwa ekisa abamussaamu ekitiibwa, era obulungi bwe abulaga abaana b'abaana baabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okusaasira kwa Mukama kwava mu mirembe gyonna era kulituuka mu mirembe gyonna eri abamutya, N'obutuukirivu bwe eri abaana b'abaana;