Psalms 103:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama entebe ye yagissa mu ggulu, n'obwakabaka bwe bufuga wonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anywezezza entebe ye ey’obwakabaka mu ggulu, n’obwakabaka bwe bufuga ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yanyweza entebe ye mu ggulu; N'obwakabaka bwe bufuga byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ggulu Mukama mwe yanyweza entebe ye, era ye Kabaka afuga byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yanyweza entebe ye mu ggulu; N'obwakabaka bwe bufuga byonna.