Psalms 103:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amagye ge mwenna, mugulumize Omukama, mmwe abaweereza be abakola ky'ayagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwebaze Mukama mmwe amaggye ge ag’omu ggulu, mmwe abaweereza be abakola by’ayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mumwebaze Mukama, mmwe mwenna eggye lye; Abaweereza be, abakola by'ayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutendereze Mukama mmwe ab'omu ggye lye, mmwe abaweereza be abakola by'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumwebaze Mukama, mmwe mwenna eggye lye; Abaweereza be, abakola by'ayagala.