Psalms 103:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asonyiwa ensobi zo zonna, awonya endwadde zo zonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asonyiwa ebibi byo byonna, n’awonya n’endwadde zo zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asonyiwa ebikolwa byo byonna ebitali bya butuukirivu; Awonya endwadde zo zonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakusonyiwa ebibi byo byonna, n'akuwonya obulwadde bwo bwonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asonyiwa ebikolwa byo byonna ebitali bya butuukirivu; Awonya endwadde zo zonna;