Psalms 103:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anunula obulamu bwo mu bunnya; akutikkira engule ey'ekisa n'obusaasizi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anunula obulamu bwo emagombe, n’akusaasira era n’akwagala n’okwagala okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anunula obulamu bwo buleme okuzikirira; Akussaako engule ey'ekisa n'okusaasira okulungi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwo yabuwonya okuzikirira, era n'akuwa omukisa olw'ekisa kye n'okusaasira kwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anunula obulamu bwo buleme okuzikirira; Akussaako engule ey'ekisa n'okusaasira okulungi: