Psalms 103:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akukkusa n'ebirungi nga bwe weegomba, obuvubuka bwo ne budda buto ng'obw'empungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awa emmeeme yo ebintu ebirungi byeyagala; obuvubuka bwo ne budda buggya ng’empungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akkusa akamwa ko ebirungi; Obuvubuka bwo ne budda buggya ng'obw'empungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bwo abujjuza ebirungi, obuvubuka bwo ne budda buggya ng'obw'empungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akkusa akamwa ko ebirungi; Obuvubuka bwo ne budda obuggya ng'empungu.