Psalms 103:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama akola ebikolwa eby'obutuufu; n'ennamula eri bonna abanyigirizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama asala mu butuukirivu ne mu bwenkanya, ensonga z’abo bonna abajoogebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama akola eby'obutuukirivu, Asala emisango mu mazima olw'abo bonna abajoogebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama wa mazima, asala emisango, abanyigirizibwa ne basinga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama akola eby'obutuukirivu, Atuukiriza emisango ku lw'abo bonna abajoogebwa.