Psalms 103:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ayagala era musaasizi, tasunguwala mangu, ajjudde ekisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama wa kisa era ajjudde okusaasira, tasunguwala mangu, era alina okwagala okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ajjudde okusaasira n'ekisa, Alwawo okusunguwala, alina okusonyiwa okungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama musaasizi, asonyiwa, alwawo okusunguwala, era wa kisa nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ajjudde okusaasira n'ekisa, Alwawo okusunguwala, alina okusonyiwa okungi.