Psalms 104:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'evviini esanyusa omutima gw'omuntu; n'omuzigo ogunyiriza amaaso ge, n'omugaati oguzza endasi mu mutima gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wayini okusanyusa omutima gwe, n’ebizigo okwesiiga awoomye endabika ye, n’emmere okumuwa obulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omwenge ogusanyusa omutima gw'abantu, N'amafuta ganyirizenga amaaso ge, N'emmere ewa omuntu amaanyi omutima gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mwe baggya omwenge ogw'emizabbibu ogubasanyusa, n'omuzigo ogubanyiriza, era n'emmere ebawa amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omwenge ogusanyusa omutima gw'abantu, N'amafuta ganyirizenga amaaso ge, N'emmere ewa omuntu amaanyi omutima gwe.