Psalms 104:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwo ebinyonyi mwe bizimba ebisu; ssekanyolya ekisu kye kiri mu matabi ga sipulaasi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwo ebinyonyi mwe bizimba ebisu byabyo; ne ssekanyolya asula mu miti omwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyonyi gye zikoleramu ebisu byazo: Kasida, emiberoosi ye nnyumba ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu gyo ebinyonyi byezimbira ebisu, ne ssekanyolya mw'azuula w'asula.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennyonyi gye zikoleramu ebisu byazo: Kasida, emiberoosi ye nnyumba ye.