Psalms 104:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensozi empanvu za nsirabo; enjazi bwe buddukiro bwa buwakayima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku nsozi empanvu eyo embulabuzi ez’omu nsiko gye zibeera; n’enjazi kye kiddukiro ky’obumyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensozi empanvu ziba za mbulabuzi; Amayinja kye kiddukiro ky'obumyu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennangaazi zisula ku nsozi empanvu, obumyu bwekweka mu njazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensozi empanvu ziba za mbulabuzi; Amayinja kye kiddukiro ky'obumyu.