Psalms 104:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola omwezi okulamba obudde, n'enjuba emanyi w'egwira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wakola omwezi okutegeeza ebiro; n’enjuba bw’egwa n’eraga olunaku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yateekerawo omwezi ebiro: Enjuba emanyi essaawa y'okugwa kwayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wateekawo omwezi okubala ebiro. Enjuba, essaawa y'okugwa egimanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yateekerawo omwezi ebiro: Enjuba emanyi okugwa kwayo.