Psalms 104:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekitangaala okyambadde ng'omunagiro; eggulu olibambye ng'olutimbe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yeebika ekitangaala ng’ayeebikka ekyambalo n’abamba eggulu ng’eweema,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yeebikka omusana ng'ekyambalo; Atimba eggulu ng'eweema:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weebikka ekitangaala ng'ekyambalo, otimba eggulu ng'eweema.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyeebikka omusana ng'ekyambalo; Atimba eggulu ng'eggigi: