Psalms 104:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oleeta enzikiza, ekiro ne kimerawo, olwo ebisolo byonna eby'ettale ne bigoma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oleeta ekizikiza, ne buba ekiro; olwo ebisolo byonna eby’omu bibira ne biryoka bivaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe oleeta ekizikiza, ekiro ne kibaawo; Ensolo zonna ez'omu kibira mwe zifulumira nga zisooba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'ossaawo ekizikiza, ne buba kiro, ebisolo byonna eby'omu ttale ne bivaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe oleeta ekizikiza, ekiro ne kibaawo; Ensolo zonna ez'omu kibira mwe zifulumira nga zisooba.