Psalms 104:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enjuba bw'evaayo, nga ziddayo, nga zeebaka mu nfo zaazo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enjuba bw’evaayo ne zigenda, n’oluvannyuma ne zikomawo ne zigalamira mu mpuku zaazo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjuba n'evaayo, ne zigenda, Ne zeebaka mu mpuku zaazo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enjuba bw'evaayo, ne ziddayo, ne zeebaka mu mpuku zaazo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enjuba n'evaayo, ne zigenda, Ne zeebaka mu mpuku zaazo.