Psalms 104:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, bye wakola nga bingi bulala! Byonna wabikoza magezi; ensi ejjudde ebitonde byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, ebintu bye wakola nga bingi nnyo! Byonna wabikola n’amagezi ag’ekitalo; ensi ejjudde ebitonde byo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, emirimu gyo nga gya ngeri nnyingi! Wagikola gyonna mu magezi: Ensi ejjudde obugagga bwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nga bye wakola bingi nnyo! Byonna wabikozesa magezi. Ensi ejjuddemu ebitonde byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, emirimu gyo nga gya ngeri nnyingi Wagikola gyonna mu magezi: Ensi ejjudde obugagga bwo.