Psalms 104:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tunuulira ennyanja. Ekutte eyo n'eyo, evulula ebitonde butabala, ebisolo ebitono n'ebinene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo ennyanja, nnene era ngazi, ejjudde ebitonde ebitabalika, ebintu ebirina obulamu ebinene era n’ebitono.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyanja eri, ennene engazi, Omuli ebyewalula ebitabalika, Ebisolo ebitono era n'ebinene.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo ennyanja ennene engazi, omuli ebiramu ebitabalika. Mulimu ebitono n'ebinene.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennyanja eri, ennene engazi, Omuli ebyewalula ebitabalikika, Ebisolo ebitono era n'ebinene.